1 Chronicles 1:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuusi yazaala Nimurodi eyafuuka omuzira owa maanyi mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kuusi n’azaala Nimuloodi, Nimuloodi n’akula n’afuuka omusajja omuzira ow’amaanyi mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuusi yazaala Nimuloodi, eyasooka okuba omuntu omulwanyi ow'amaanyi ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuusi yazaala Nimuroodi, eyasooka okuba omuntu omulwanyi ow'amaanyi ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kuusi n'azaala Nimuloodi: n'atanula okuba ow'amaanyi mu nsi.