1 Chronicles 1:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eberi yazaalirwa abaana ab'obulenzi babiri: omu ng'ayitibwa Pelegi kubanga mu budde bwe ensi we yagabanyizibwamu ebitundu; ne muganda we erinnya lye Yokutani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eberi yazaala abaana babiri aboobulenzi, erinnya ly’omu nga ye Peregi, amakulu nti ensi yali egabiddwamu, n’erinnya ly’omulala nga ye Yokutaani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eberi yazaala abaana babiri ab'obulenzi: Omu ye Peregi; kubanga mu nnaku ze ensi mwe yagabanyizibwamu; n'erinnya lya muganda we Yokutaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eberi yazaala abatabani babiri: erinnya ly'omu Pelegi, kubanga mu kiseera kye, ensi we yagabanyizibwamu, n'erinnya lya muganda we Yokutaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eberi n'azaalirwa abaana babiri ab'obulenzi: erinnya ly'omu Peregi; kubanga mu nnaku ze ensi mwe yagabanirwa; n'erinnya lya muganda we Yokutaani,