1 Chronicles 1:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Yiburayimu: Yizaake ne Yisimayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Ibulayimu baali Isaaka ne Isimayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Ibulayimu ye Isaaka ne Isimaeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Aburahamu: Yisaaka ne Yisimayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Ibulayimu; Isaaka ne Isimaeri.