1 Chronicles 1:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Midiyaani: Efa, Eferi, Kanoki, Abida ne Eludawa. Bonna abo bazzukulu ba Ketura.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Midiyaani baali Efa, ne Eferi, ne Kanoki, ne Abida ne Eruda. Abo bonna be baali bazzukulu ba Ketula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Midiyaani be bano: Efa, Eferi, Kanoki, Abida ne Erudaa. Abo bonna bazzukulu ba Ketula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Midiyaani: Efa, ne Eferi, ne Hanoki, ne Abiida, ne Eluda. Abo bonna baali ba zzadde lya Ketura.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Midiyaani; Efa, ne Eferi, ne Kanoki, ne Abida, ne Erudaa. Abo bonna baali batabani ba Ketula.