1 Chronicles 1:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu yazaala Yizaake. Batabani ba Yizaake: Ezawu ne Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulayimu n’azaala Isaaka; batabani ba Isaaka baali Esawu ne Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isaaka mutabani wa Ibulayimu yazaala babiri, Esawu ne Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburahamu yazaala Yisaaka. Batabani ba Yisaaka: Esawu ne Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'azaala Isaaka. Batabani ba Isaaka; Esawu ne Isiraeri.