1 Chronicles 1:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Lotani: Kori ne Omamu; mwannyina Lotani nga ye Timuna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Lotani baali Kooli, ne Komamu; Timuna yali mwannyina Lotani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Lotani be bano: Koli ne Komamu, Timuna yali mwannyina wa Lotani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Lotani: Hoori ne Homaamu. Timuna yali mwannyina Lotani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Lotani; Koli ne Komamu: ne Timuna yali mwannyina Lotani.