1 Chronicles 1:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Ezeri: Biluwani, Zaavani ne Yaakani. Batabani ba Disoni: Wuzi ne Arani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Ezeri baali Birukani, ne Zaavani ne Yaakani; batabani ba Disani baali Uzi ne Alani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Ezeri be bano: Birukani, Zaavani ne Yaakani. Yaakani yalina batabani be ba: Disani, Uzi ne Alani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Ezeri: Bilihaani ne Zaavani ne Yaakani. Batabani ba Disani: Wuuzi ne Araani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Batabani ba Ezeri; Birukani ne Zaavaai, Yaakani. Batabani ba Disani; Uzi ne Alani.