1 Chronicles 1:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano be bakabaka abaafuga mu Edomu nga bakabaka ba Abayisirayeli tebannafuga:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be bakabaka abaafuga mu Edomu nga tewannabaawo kabaka mu Isirayiri abafuga: Bera mutabani wa Byoli n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Dinukaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be bakabaka abaafuga mu nsi y'Abaedomu nga tewanaba kabaka n'omu afuga mu nsi ya Isiraeri: Bera mutabani wa Byoli; n'erinnya ly'ekibuga kye lyali Dinukaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano be bakabaka abaagenda baddiriŋŋana okufuga mu nsi ya Edomu, nga tewannaba kabaka n'omu afuga Bayisirayeli: Bela mutabani wa Bewori, erinnya ly'ekibuga kye lyali Dinuhaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale abo be bakabaka abaafuga mu nsi ya Edomu, kabaka yenna nga tannafuga baana ba Isiraeri: Bera mutabani wa Byoli; n'erinnya ly'e kibuga kye lyali Dinukaba.