1 Chronicles 1:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bela mutabani wa Bewori; ekibuga kye nga kiyitibwa Dinuwaba. Bela bwe yafa, Yobabu mutabani wa Zeraki ow'e Bozura n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bera bwe yafa, Yokabu mutabani wa Zeera ow’e Bozula n’amusikira okuba kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bera bwe yafa, Yobabu mutabani wa Zeera ow'e Bozula n'afuga mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bela bwe yafa, Yobabu mutabani wa Zera ow'e Bozira n'afuga mu kifo kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bera bwe yafa, Yobabu mutabani wa Zeera ow'e Bozula n'afuga mu kifo kye.