1 Chronicles 1:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Adadi bwe yafa Samula ow'e Masureka n'amusikira ku bwakabaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kadadi bwe yafa, Samula ow’e Masuleka n’afuga mu kifo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kadadi bwe yafa, Samula ow'e Masuleka n'afuga mu kifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hadadi bwe yafa, Samula ow'e Masireeka n'afuga mu kifo kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kadadi n'afa, Samula ow'e Masuleka n'afuga mu kifo kye.