1 Chronicles 1:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kadadi naye n'afa. Abaami ba Edomu baali: Omwami Timuna, omwami Aluva, omwami Yeteti,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kadadi naye n’afa. Abakungu ba Edomu baali Timuna, ne Aliya, Yesesi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kadadi bwe yafa, ensi y'e Edomu n'efugibwa abakungu bano: Timuna, Aliya, Yesesi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hadadi bwe yafa, ensi y'e Edomu n'efugibwa abakungu bano: Timuna, Aliya, Yeteti,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kadadi bwe yafa. N'abakungu ba Edomu be bano; omukungu Timuna, omukungu Aliya, omukungu Yesesi;