1 Chronicles 1:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Kuusi: Seba, Kavila, Sabuta, Raama ne Sabuteka. Batabani ba Raama: Saba ne Dedani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Kuusi baali: Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama, ne Sabuteka. Ne batabani ba Laama baali: Seeba ne Dedani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Kuusi be bano: Seeba, Kavira, Sabuta, Laama ne Sabuteka. Batabani ba Laama ye Seeba ne Dedani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Kuusi: Seba, ne Havila, ne Sabuta, ne Raama, ne Sabuteka. Batabani ba Raama: Seeba ne Dedani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Kuusi; Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama, ne Sabuteka. Ne batabani ba Laama; Seeba, ne Dedani.