1 Chronicles 10:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
teyeebuuzanga ku Mukama. Omukama naye kyeyava amutta, obwakabaka bwe n'abuwa Dawudi mutabani wa Yesse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mu kifo ky’okwebuuza ku Mukama. Mukama kyeyava atta Sawulo n’obwakabaka n’abuwa Dawudi mutabani wa Yese.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'atebuuza eri Mukama: Mukama kyeyava amutta, n'akyusa obwakabaka n'abuwa Dawudi mutabani wa Yese.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ateebuuza ku Mukama, Mukama kyeyava amutta, obwakabaka n'abuwa Dawudi mutabani wa Yesse.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'atalagulwa eri Mukama: kyeyava amutta, n'akyusa obwakabaka eri Dawudi mutabani wa Yese.