1 Chronicles 11:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yisirayeli yenna n'akuŋŋaanira awali Dawudi mu Keburoni, n'agamba nti: “Tuutuno tuli ba magumba go na nnyama yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri yenna ne bakuŋŋaanira eri Dawudi e Kebbulooni, ne boogera nti, “Laba tuli ba mubiri gwo, na musaayi gwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abaisiraeri bonna ne bakuŋŋaanira eri Dawudi e Kebbulooni, ne bamugamba nti: Tuli baganda bo ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayisirayeli bonna ne bakuŋŋaana, ne bajja eri Dawudi mu Heburooni ne bamugamba nti: “Tuli baganda bo ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abaisiraeri bonna ne bakuŋŋaanira eri Dawudi e Kebbulooni, nga boogera nti Laba, tuli ba ku magumba go na mubiri gwo.