1 Chronicles 11:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amuddako Eleyazari mutabani wa Dodo Omwakoki eyabalirwanga mu bazira Abasatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyamuddiriranga mu buyinza ye yali Eriyazaali mutabani wa Dodo Omwakowa, era nga y’omu ku baduumizi abasatu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'okubiri ku basajja abamaanyi abazira abasatu ye Eriyazaali mutabani wa Dodo, ow'omukika kya Akowa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Owookubiri ku basatu ab'amaanyi, ye Eleyazaari mutabani wa Dodo Omwahohi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'oluvannyuma lw'oyo Eriyazaali mutabani wa Dodo, Omwakowa, ow'oku basajja ab'amaanyi abasatu.