1 Chronicles 11:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abazira baali: Esaweli muganda wa Yowabu, Elukanani mutabani wa Dodo ow'e Beteleemu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasajja abazira ab’eggye baali: Asakeri muganda wa Yowaabu, ne Erukanani mutabani wa Dodo ow’e Besirekemu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja abalala ab'amaanyi mu ab'omu ggye be bano: Asakeri muganda wa Yowaabu, Erukanani mutabani wa Dodo ow'e Besirekemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja abalala ab'amaanyi mu ab'omu ggye be bano: Asaheeli muganda wa Yowaabu, Eluhanani mutabani wa Dodo ow'e Betilehemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abasajja ab'amaanyi ab'omu ggye; Aaskeri muganda wa Yowaabu, Erukanani mutabani wa Dodo ow'e Besirekemu;