1 Chronicles 11:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Adina mutabani wa Siza owa Rubeni era eyali owaakasolya k'ekika kya Rubeni era Amakumi Asatu nga gali naye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Adina mutabani wa Siza Omulewubeeni, eyali omukulembeze wa Balewubeeni, n’amakumi asatu abaabeeranga naye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Adina mutabani wa Siza Omulewubeeni era omukulembeze w'Abalewubeeni wamu n'ekibinja eky'asatu (30).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Adina mutabani wa Siza Omurewubeeni era omukulembeze w'Abarewubeeni wamu n'ekibinja kye eky'amakumi asatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Adina mutabani wa Siza Omulewubeeni, omwami ow'omu Balewubeeni, n'amakumi asatu wamu naye;