1 Chronicles 11:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'agenda nga yeeyongera okunywera, n'Omukama w'Amagye ng'ali naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi ne yeeyongeranga okuba ow’amaanyi, kubanga Mukama ow’Eggye yali wamu naye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi ne yeeyongerayongeranga okuba ow'amaanyi; kubanga Mukama ow'eggye ng'ali naye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'agenda nga yeeyongera okuba ow'amaanyi, kubanga Mukama Nnannyinimagye yali naye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi ne yeeyongerayongeranga okuba omukulu; kubanga Mukama ow'eggye ng'ali naye.