1 Chronicles 12:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bazzukulu ba Leevi: enkumi nnya mu lukaaga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’omwo mwe muli Yekoyaada omukulu w’ennyumba ya Alooni n’abasajja enkumi ssatu mu lusanvu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yekoyaada ye yali omukulembeze w'abo abasibuka mu nnyumba Alooni, yajja n'abasserikale enkumi ssatu mu lusanvu (3,700).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehoyaada eyakulembera abasibuka mu Arooni, yajja na nkumi ssatu mu lusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Yekoyaada ye yali omukulembezi w'ennyumba ya Alooni, era ne waba wamu naye enkumi ssatu mu lusanvu;