1 Chronicles 12:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu bantu ba Efurayimu: emitwalo ebiri mu lunaana, abasajja abatabaazi, ab'erinnya mu ndyo zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abasajja ku kitundu eky’ekika kya Manase, abaayatulwa erinnya okujja okufuula Dawudi kabaka baali omutwalo gumu mu kanaana;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo kitundu ky'ekika kya Manase abaalondebwa okujja okufuula Dawudi kabaka baali omutwalo gumu mu kanaana (18,000).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'omu kitundu ekimu ekyokubiri eky'Ekika kya Manasse baali omutwalo gumu mu kanaana, abaalondebwa okujja okufuula Dawudi Kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku kitundu ky'ekika kya Manase, kakumi mu kanaana, abaayatulwa amanaya gaabwe okujja okufuula Dawudi kabaka.