1 Chronicles 12:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Gaadi mwavaamu abadduka ne beegatta ku Dawudi gye yali mu kigo kye mu ddungu. Baali basajja batabaazi, abazira, abeetegefu okutabaala, nga bakwata engabo n'effumu; mu ntunula nga bali ng'empologoma, nga bawenyuka ng'ennangaazi mu nsozi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ezeri ye yali omukulu waabwe, ne Obadiya n’amuddirira, ne Eriyaabu nga ye wookusatu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abakulira yali Ezeri, amuddirira Obadiya, ow'okusatu Eriyaabu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abakulira yali Ezeri, amuddirira Obadiya, owookusatu Eliyaabu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezeri omukulu, Obadiya ow'okubiri, Eriyaabu ow'okusatu;