1 Chronicles 13:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'anyiiga kubanga Omukama yamalira obusungu bwe ku Wuzza; ekifo ekyo ne kiyitibwa Perezi-Wuzza n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’anyiiga nnyo kubanga obusungu bwa Mukama bwagwa ku Uzza, era ekifo ekyo ne kituumibwa Perezuzza, ne leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'anyiiga, kubanga Mukama yabonereza Uzza mu busungu n'obukambwe. Okuva olwo ekifo ekyo ne kiyitibwa Perezuzza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi n'anyiiga, kubanga Mukama yabonereza Wuzza mu busungu n'obukambwe. Okuva olwo ekifo ekyo ne kiyitibwa Perezuzza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'anyiiga kubanga Mukama ng'awamatukidde Uzza: n'ayita ekifo ekyo Perezuzza, ne leero.