1 Chronicles 13:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tukomyewo Ssanduuku ya Katonda waffe mu ffe, anti mu budde bwa Sawulo twagigayaalirira.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tukomyewo essanduuko ya Katonda waffe, kubanga tetwamwebuuzangako mu mirembe gya Sawulo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
tukomyewo essanduuko ya Katonda waffe gye twali tulagajalidde ku mirembe gya Sawulo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
tukomyewo Essanduuko y'Endagaano eya Katonda waffe, gye twali tutakyafaako mu mirembe gya Sawulo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tukomyewo gye tuli essanduuko ya Katonda waffe: kubanga tetwagyebuuzangako kigambo mu mirembe gya Sawulo.