1 Chronicles 13:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina kyonna ne kikkiriza, anti ekirowoozo kyali kituufu eri abantu bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olukuŋŋaana lwonna ne likikiriziganyako, kubanga ky’alabika nga kigambo kirungi mu maaso g’abantu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abaali bakuŋŋaanye ne bakisiima, kubanga baalaba nga kituufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abaali bakuŋŋaanye ne bakisiima, kubanga baalaba nga kituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekkuŋŋaaniro lyonna ne boogera nga banaakola bwe batyo: kubanga ekigambo kyali kirungi mu maaso g'abantu bonna.