1 Chronicles 14:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ettutumu lya Dawudi ne libuna mu buli nsi; Omukama n'aleetera amawanga okutya ennyo Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ettutumo lya Dawudi ne libuna ensi zonna, Mukama n’aleetera amawanga gonna okutya Dawudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ettutumo lya Dawudi ne libuna ensi zonna; Mukama n'aleetera amawanga gonna okutya Dawudi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ettutumu lya Dawudi ne libuna ensi zonna, era Mukama n'aleetera amawanga gonna okutya Dawudi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ettutumo lya Dawudi ne libuna ensi zonna; Mukama n'aleeta entiisa ye ku mawanga gonna.