1 Chronicles 14:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'ategeera ng'Omukama amukakasizza ku bwakabaka bwa Yisirayeli, era ng'atutumudde obwakabaka bwe ku lw'abantu be Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi n’ategeera nga Mukama amunywezezza okuba kabaka wa Isirayiri, era nga n’obwakabaka bwe bwagulumizibwa nnyo olw’abantu ba Mukama Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'ategeera nga Mukama amunywezezza okuba kabaka wa Isiraeri, kubanga obwakabaka bwe yabugulumiza ku lw'abantu be Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'ategeera nga Mukama amunywezezza okuba kabaka wa Yisirayeli, kubanga obwakabaka bwe yabugulumiza ku lw'abantu be Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'ategeera nga Mukama amunywezezza okuba kabaka wa Isiraeri, kubanga obwakabaka bwe bwagulumizibwa waggulu, olw'abantu be Isiraeri.