1 Chronicles 14:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi yawasaayo abakazi abalala mu Yeruzaalemu. Dawudi yazaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Dawudi ne yeeyongera okuwasa abakazi abalala mu Yerusaalemi, ne bamuzaalira abaana abalala bangi aboobulenzi n’aboobuwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi ng'ali e Yerusaalemi, ne yeeyongera okuwasa abakazi abalala n'azaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi ng'ali eyo mu Yerusaalemu, n'awasaayo abakazi abalala, ne yeeyongera okuzaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi ne yeeyongera okuwasa abakazi e Yerusaalemi: Dawudi ne yeeyongera okuzaala abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala.