1 Chronicles 14:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya g'abo ababe abaamuzaalirwa e Yeruzaalemu: Sammuwa, Sobabu, Natani ne Solomoni;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amannya g’abaana abaamuzaalirwa ge gaano: Sammuwa, ne Sobabu, ne Nasani, ne Sulemaani,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gano ge mannya g'abaana be yazaalira e Yerusaalemi; Sammuwa, Sobabu, Nasani, Sulemaani;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era gano ge mannya g'abaana, be yazaalira e Yerusaalemu: Sammuwa ne Sobabu, Natani ne Solomooni,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge mannya g'abaana be yazaalira e Yerusaalemi; Sammuwa ne Sobabu, Nasani ne Sulemaani;