1 Chronicles 15:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mu bazzukulu ba Wuzziyeli: Amminadabu, omukulu waabwe, ne baganda be kikumi mu kkumi na babiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ku bazzukulu ba Wuziyeeri, Amminadaabu omukulembeze ne baganda be kikumi mu kkumi na babiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku b'ennyumba ya Wuziyeeri ne wajja Amminadaabu omukulu, ne baganda be kikumi mu kkumi na babiri (112).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku b'omu nnyumba ya Wuzziyeeli, ne wajja Amminadabu ne baganda be kikumi mu kkumi na babiri b'akulembera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ku batabani ba Wuziyeeri; Amminadaabu omukulu, ne baganda be kikumi mu kkumi na babiri.