1 Chronicles 15:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baabalonderako ne baganda baabwe ababaddirira: Zakariya mutabani wa Yaaziyeli, Semiramoti, Yekiyeli, Wunni, Eliyabu, Benaaya, Maaseeya, Mattitiya, Elifeleku, Mikuneeya, era ne Obedi-Edomu ne Yeyeli abaggazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne baganda baabwe abaabaddiriranga nga be ba Zekkaliya, ne Yaaziyeri, ne Semiramosi, ne Yeyeri, ne Unni, ne Eriyaabu, ne Benaaya, ne Maaseya, ne Mattisiya, ne Erifereku, ne Mikuneya, n’abaggazi Obededomu ne Yeyeeri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bateekawo ne baganda baabwe ab'okubayambako: Zekkaliya, Beni, Yaaziyeri, Semiramoosi, Yekyeri, Unni, Eriyaabu, Benaya, Maaseya, Mattisiya, Erifereku, Mikuneya, Obededomu ne Yeyeeri, abaggazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bateekawo ne baganda baabwe ab'okubayambako: Zekariya, Beeni ne Yaaziyeeli, ne Semiramoti, ne Yehiyeeli, ne Wunni, Eliyaabu, ne Benaaya, ne Maaseya, ne Mattitiya, ne Elifelehu, ne Mikuneya ne Obededomu, ne Yeyeli, abaggazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era wamu nabo baganda baabwe ab'omutindo ogw'okubiri, Zekkaliya, Beni, ne Yaaziyeri, ne Semiramosi, ne Yekyeri, ne Unni, Eriyaabu, ne Benaya, ne Maaseya, ne Mattisiya, ne Erifereku, ne Mikuneya, ne Obededomu, ne Yeyeeri, abaggazi.