1 Chronicles 15:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zakariya, Aziyeli, Semiramoti, Yekiyeli, Wunni, Eliyabu, Maaseeya, Benaaya ba ntongooli endeegere ku Alamoti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Zekkaliya, ne Aziyeri, ne Semiramosi, ne Yekyeri, ne Unni, ne Eriyaabu, ne Maaseya ne Benaya baali baakukuba entongooli ez’ekyalamosi;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zekkaliya, Aziyeri, Semiramoosi, Yekyeri, Unni, Eriyaabu, Maaseya ne Benaya ne balondebwa okukuba entongooli ez'eddoboozi erya waggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Zekariya, ne Aziyeeli ne Semiramoti, ne Yehiyeeli, ne Wunni, ne Eliyaabu, ne Maaseya, ne Benaaya, ne bateekebwawo, okukuba entongooli ez'eddoboozi eryawaggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zekkaliya, ne Aziyeri, ne Semiramosi, ne Yekyeri, ne Unni, ne Eriyaabu, ne Maaseya, ne Benaya, nga balina entongooli ez'ekyalamosi;