1 Chronicles 15:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Berekiya ne Elukana baali baggazi ba Ssanduuku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Berekiya ne Erukaana be baali abaggazi b’omulyango gw’ekifo essanduuko mw’ebeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Berekiya ne Erukaana be baalondebwa okuba abaggazi abakuuma essanduuko ey'endagaano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Berekiya ne Elukaana be baali abaggazi abakuuma Essanduuko ey'Endagaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Berekiya ne Erukaana be baali abaggazi ab'oku ssanduuko.