1 Chronicles 15:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayitirako bazzukulu ba Aroni n'Abaleevi bano:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayita abazzukulu ba Alooni n’Abaleevi:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Dawudi n'akuŋŋaanya ab'olulyo lwa Alooni n'Abaleevi okuweerezanga:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'ayita abasajja ab'olulyo lwa Arooni, n'Abaleevi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Dawudi n'akuŋŋaanya batabani ba Alooni n'Abaleevi: