1 Chronicles 16:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku Yakobo n'akimuteerawo ng'etteeka, ku Yisirayeli ng'endagaano ey'olubeerera,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’aginyweza ng’etteeka eri Yakobo, n’eri Isirayiri ng’endagaano ey’olubeerera,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekyo n'akinyweza eri Yakobo okuba etteeka, Eri Isiraeri okuba endagaano eteriggwaawo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye ndagaano gye yanyweza ne Yakobo, n'eba ya lubeerera ne Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekyo n'akinyweza eri Yakobo okuba etteeka. Eri Isiraeri okuba endagaano eteriggwaawo: