1 Chronicles 16:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bwe baali bakyali batono ddala, mpa we bazira, ate abasenze obusenze;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuwendo gwabwe bwe gwali omutono, era omutono ddala, nga batambuze mu yo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwali batono nga temwala; Era mwali batambuze mu nsi eyo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwali mukyali batono nga temunnayala era mwali batambuze mu nsi eyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mwali abantu abatono omuwendo gwammwe; Weewaawo, abatono ennyo, era abo batambuze omwo;