1 Chronicles 16:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
baabunganga nga bava mu ggwanga lino bagenda mu liri, bava mu bwakabaka buno bagenda mu buli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
baatambulatambulanga okuva mu nsi emu okudda mu ndala, n’okuva mu bwakabaka obumu okudda mu bantu abalala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nga mutambula okuva mu nsi emu okudda mu ndala, Okuva mu bwakabaka obumu okudda mu bulala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga mutambula okuva mu nsi emu okudda mu ndala, okuva mu bwakabaka obumu okudda mu bulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batambulatambulanga mu mawanga agatali gamu: Nga bava mu bwakabaka ne baggukira mu bantu abalala.