1 Chronicles 16:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo emiti gy'omu kibira gyonna giriyoogaana n'essanyu mu maaso g'Omukama kubanga ajja, kubanga ajja okulamula ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo emiti egy’omu kibira ginaayimba, ginaayimbira Mukama n’essanyu, kubanga akomawo okusalira ensi omusango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emiti egy'omu kibira ne giryoka giyimba olw'essanyu mu maaso ga Mukama, Kubanga ajja okusalira ensi emisango.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emiti era n'ebibira olw'essanyu bireekaane mu maaso ga Mukama, kubanga ajja okusalira ensi emisango.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emiti egy'omu kibira ne giryoka giyimba olw'essanyu mu maaso ga Mukama,Kubanga ajja okusalira ensi emisango.