1 Chronicles 16:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna ne baddayo buli omu mu nnyumba ye, ne Dawudi n'addayo awe amaka ge omukisa. Omukama alagaanya Dawudi
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bonna ne baddayo ewaabwe, ne Dawudi n’addayo okusabira ennyumba ye omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bonna ne bagenda buli muntu ewuwe: Dawudi naye n'addayo okusabira ennyumba ye omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo buli muntu n'addayo ewuwe. Dawudi naye n'addayo ewuwe okubeera n'ab'omu maka ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bonna ne bagenda buli muntu ewuwe: Dawudi n'addayo okusabira ennyumba ye omukisa.