1 Chronicles 16:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo Dawudi n'awa omulundi ogusooka Asafu ne baganda be oluyimba luno olugulumiza Omukama:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku lunaku olwo, Dawudi n’alagira Asafu n’abantu be yakolanga nabo, basooke okwebaza Mukama nga bagamba nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olwo Dawudi kwe yateerawo Asafu ne baganda be, n'abalagira okuyimbiranga Mukama okumwebaza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwo Dawudi kwe yateerawo Asafu ne baganda be, n'abalagira okuyimbiranga Mukama okumwebaza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ku lunaku olwo Dawudi kwe yasookera okulagira okwebaza Mukama n'omukono gwa Asafu ne baganda be.