1 Chronicles 17:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kumussa ku nnyumba yange n'obwakabaka bwange ennaku zonna, ne nnamulondo yo eribeera nnywevu emirembe gyonna.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye y’aliba omukulu mu nnyumba yange ne mu bwakabaka bwange emirembe gyonna, era entebe ye ey’obwakabaka eribeerera emirembe gyonna.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye n'amutuuzanga mu nnyumba yange ne mu bwakabaka bwange emirembe gyonna: n'entebe ye eneenywezebwanga emirembe gyonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndimuteekawo okulabirira abantu bange n'obwakabaka bwange emirembe gyonna, n'entebe ye ndiginyweza ennaku zonna.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye naamutuuzanga mu nnyumba yange ne mu bwakabaka bwange emirembe gyonna: n'entebe ye eneenywezebwanga emirembe gyonna.