1 Chronicles 17:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teri akufaanana, ayi Mukama. Teri na Katonda mulala, okuggyako ggwe, mu byonna bye twawulira n'amatu gaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tewaliwo akufaanana, Ayi Mukama, era tewali Katonda mulala wabula ggwe, okusinziira ku bye twewuliridde n’amatu gaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, tewali akufaanana, so tewali Katonda wabula ggwe, nga byonna bwe biri bye twawulira n'amatu gaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, tewali akwenkana, era tetuwulirangako nga waliwo Katonda omulala okuggyako Ggwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, tewali akufaanana, so tewali Katonda wabula ggwe, nga byonna bwe biri bye twawulira n'amatu gaffe.