1 Chronicles 17:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weeteerawo bw'otyo abantu bo Yisirayeli, babe bantu bo emirembe gyonna; ate naawe, Mukama, n'ofuuka Katonda waabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bo Abayisirayiri wabafuulira ddala babo emirembe gyonna, era ggwe Ayi Mukama wafuuka Katonda waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga abantu ba Isiraeri wabafuula abantu bo emirembe gyonna naawe, Mukama, n'ofuuka Katonda waabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli wabafuula abantu bo emirembe gyonna, era naawe Mukama, n'ofuuka Katonda waabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abantu bo Isiraeri wabafuula abantu bo ggwe emirembe gyonna: naawe, Mukama, wafuuka Katonda waabwe.