1 Chronicles 18:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowabu mutabani wa Zeruya nga y'aduumira eggye; Yosafati mutabani wa Akiludi nga y'akuuma ebyafaayo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yowaabu mutabani wa Seruyiya ye yali omuduumizi w’eggye; Yekosafaati mutabani wa Akirudi nga ye mujjukiza;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omukulu w'eggye; ne Yekosafaati mutabani wa Akirudi ye yali omujjukiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omuduumizi w'eggye ow'oku ntikko. Yehosafaati mutabani wa Ahiluudi ye yawandiikanga ebyagwangawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omukulu w'eggye; ne Yekosafaati mutabani wa Akirudi Ye yali omujjukiza.