1 Chronicles 19:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abammoni bwe baalaba ng'Abaaramu badduse, nabo ne badduka Abisayi muganda we, ne bayingira mu kibuga. Awo Yowabu n'akomawo e Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Amoni bwe balaba ng’Abasuuli badduse, nabo ne badduka Abisaayi muganda wa Yowaabu, ne bayingira ekibuga. Awo Yowaabu n’addayo e Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaana ba Amoni bwe baalaba Abasuuli nga badduse, nabo bwe batyo ne badduka mu maaso ga Abisaayi muganda wa Yowaabu, ne bayingira mu kibuga. Awo Yowaabu n'addayo e Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abammoni bwe baalaba ng'Abasiriya badduse, nabo ne badduka Abisaayi muganda wa Yowaabu, ne baddayo mu kibuga. Awo Yowaabu n'addayo e Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abaana ba Amoni bwe baalaba Abasuuli nga badduse, era nabo bwe batyo ne badduka mu maaso ga Abisaayi muganda we, ne bayingira mu kibuga. Awo Yowaabu n'ajja e Yerusaalemi.