1 Chronicles 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ramu yazaala Amminadabu; Amminadabu n'azaala Nakusoni omulangira w'abantu ba Yuda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laamu n’azaala Amminadaabu, Amminadaabu n’aba kitaawe n’azaala Nakusoni, eyali omukulu w’ekika kya Yuda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laamu n'azaala Amminadaabu; Amminadaabu n'azaala Nakusoni, omukulu w'abaana ba Yuda;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Raamu yazaala Amminadabu, Amminadabu n'azaala Nahusooni, omukulembeze w'ab'Ekika kya Yuda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laamu n'azaala Amminadaabu; Amminadaabu n'azaala Nakusoni, omukulu w'abaana ba Yuda;