1 Chronicles 2:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yesse yazaala Eliyabu omuggulanda we, owookubiri ye Abinadabu, owookusatu ye Simewa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yese n’azaala Eriyaabu, eyali mutabani we omukulu; Abinadaabu nga ye wookubiri, Simeeyi nga ye wookusatu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yese yazaala abaana ab'obulenzi musanvu: Eriyaabu ye mubereberye, Abinadaabu ye w'okubiri, Simeeya ye w'okusatu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesse yazaala abaana ab'obulenzi musanvu: Eliyaabu ye muggulanda, Abinadabu ye wookubiri, Simeeya ye wookusatu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yese n'azaala omubereberye we Eriyaabu, ne Abinadaabu, ye w'okubiri, ne Simeeya ye w'okusatu;