1 Chronicles 2:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abigayili yazaala Amasa; kitaawe wa Amasa ye yali Yeteri Omuyisimayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abbigayiri yali nnyina wa Amasa, ne Amasa n’azaala Yeseri Omuyisimayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abbigayiri n'azaala Amasa: ne kitaawe wa Amasa yali Yeseri Omuisimaeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abigayili yazaala Amasa. Kitaawe wa Amasa yali Yeteri Omuyisimayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abbigayiri n'azaala Amasa: ne kitaawe wa Amasa yali Yeseri Omuisimaeri.