1 Chronicles 2:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Azuba bwe yafa, Kalebu n'awasa Efurati eyamuzaalira Kuru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Azuba bwe yafa, Kalebu n’awasa Efulaasi, eyamuzaalira Kuuli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Azuba bwe yafa, Kalebu n'awasa Efulaasi, eyamuzaalira Kuuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Azuba bwe yafa, Kalebu n'awasa Efuraati eyamuzaalira Huuri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Azuba bwe yafa, Kalebu n'afumbirwa Efulaasi, eyamuzaalira Kuuli.