1 Chronicles 2:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyumako Kezuroni yawasa muwala wa Makiri kitaawe wa Gileyaadi. Yamuwasa alina emyaka nkaaga, n'amuzaalira Segubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma Kezulooni, ne yeebaka ne muwala wa Makiri kitaawe wa Gireyaadi, gwe yali afumbiddwa nga wa myaka nkaaga, n’amuzaalira Segubu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kezulooni bwe yaweza emyaka nkaaga (60) n'awasa muwala wa Makiri, mwannyina Gireyaadi; n'amuzaalira Segubu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hezirooni bwe yaweza emyaka nkaaga, n'awasa muwala wa Makiri kitaawe wa Gileyaadi. Ne bazaala Segubu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oluvannyuma Kezulooni n'ayingira eri muwala wa Makiri kitaawe wa Gireyaadi; gwe yafumbirwa nga yaakamaze emyaka nkaaga; n'amuzaalira Segubu.