1 Chronicles 2:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Onamu: Sammayi ne Yada; batabani ba Sammayi: Nadabu ne Abisuru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Onamu be baali Sammayi ne Yada, ate batabani ba Sammayi nga be ba Nadabu ne Abisuli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Batabani ba Onamu ye Sammayi ne Yada: ate batabani ba Sammayi ye Nadabu ne Abisuli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Onamu baali Sammayi ne Yaada. Batabani ba Sammayi: Nadaaba ne Abisuuri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batabani ba Onamu ye Sammayi, ne Yada: ne batabani ba Sammayi; Nadabu, ne Abisuli.